Search Any Song, Video, Artist in the Box Below
Mwana Muwala Lena Mukizza eyakazibwako elya Lena Price"Omukiga Omukyajinge" mukaseera Kano asambila Nyuma nga Janzi oluvanyuma lwokuwangula empaka zomuyimbi wa Gospel Omukyala"Female Gospel Artist" Asinze Mu 2022.wakati mumpaka ezategekebwa eza hiskool Award mukunonya banabitone abasinze kubanabwe mukisaawe kyebisanyusa.
Lena Ono enyimba ze zitegerebwa nyo abavubuka olwengeri jezitambulamu naye bakadde baffe wakawulira tasobola sigala mukatebe wabula asituka nanyenya kumagumba.Kunyimba zayimba kuliko Gansala,Abimalanga, Sweet Lover, Hand on me ,Love vs Love nendala nyingi era tutegeddeko nti waliwo obupya bwaleeta mubwangu.
Omukolo oguwunziika gubadde ku pearl of Africa Hotel Mukampala Nakasero Ono nakwasibwa Engule. Mwana Muwala Ono Simufumbo era Ensonga lwaki Simufumbo tenamanyika. Ono Abadde mukabinkano nebayimbi banne okuli Justine Nabbosa,Ethel Ahura nabalala naye tukitegeddeko nti abamu tebetabye nyo mukukunga bawagizi babwe kulonda.
Mwana Muwala Ono yomu kubatunulidwa enyo mukiseera kino okutumbula enyimba zediini era wekaba kaggi tusobola ogamba atandiise okukasamba. Wano mu Uganda omuyimbi Wa Gospel okuvaayo nakwataayo sikyangu kubanga aba Alina okuteekamu nyo songa aba tafunamu nyo nga abayimbi bensi abategeka ebivulu ngababa basobola okujayo sente okusobola okusasula ebyetaagisa okuli eza studio,okwata Vidiyo,Okutambuza enyimba kumikutu gya Radio ne TV saako nebifo ebilala.
Tukuletera Ebipya mumboozi yaffe eddako sigala ngogoberela